2 Kings 5:1

Naamani Awonyezebwa Ebigenge

1 aAwo waaliwo omusajja erinnya lye nga ye Naamani eyali omuduumizi w’eggye lya kabaka w’e Busuuli
Kabaka oyo ye yali Benikadadi II.
, nga musajja wa maanyi mu maaso ga mukama we, era ng’ayagalibwa nnyo, kubanga Mukama yali awadde Busuuli obuwanguzi ku lulwe. Yali muserikale muzira ddala; naye nga mugenge.

Copyright information for LugEEEE